Mukama waffe Yesu omwagalwa,
Jjangu mu mutima gwange.
Nsonyiwa ekibi kyange.
Munnaaba era ontukuze.
Nsumulula.
Yesu, webale nti Wanfiiridde.
Nzikiriza nti Ozuukidde mu bafu.
Era nti Okomawo nate ku lwange.
Nzijuza Omwoyo Omutukuvu.
Mpa obwagazi eri ababuze.
Enjala y’ebintu bya Katonda.
Era obuvumu obutukuvu okubuulira Enjiri ya Yesu Kristo.
Ndi mulokole!
Nze nzaalibwa omulundi ogw'okubiri!
Nsonyiyiddwa!
Era ndi mu kkubo erigenda mu Ggulu.
Kubanga Yesu nnina mu mutima gwange.
